
Baibuli y'Oluganda - ENDAGAANO ENKADDE - Zabbuli 126
Essuula 126 . Mukama bwe yazza nate obusibe bwa Sayuuni, Ne tufaanana ng'abo abaloota. 2 Akamwa kaffe ne kalyoka kajjula enseko, N'olulimi lwaffe okuyimba: Ne balyoka boogerera mu mawanga Nti Mukama abakoledde ebikulu. 3 Mukama atukoledde ebikulu; Kyetuvudde tusanyuka. 4 Ozze nate obusibe bwaffe, ai Mukama, Ng'emigga mu bukiika obwa ddyo. 5 Abasiga nga bakaaba amaziga balikungula nga basanyuka.
Zabbuli 126 | LBR Bible | YouVersion
Zabbuli 126. Listen to Zabbuli 126. Free Reading Plans and Devotionals related to Zabbuli 126. Abide: Praying the Psalms. Choose Joy by Kay Warren. The Ascent. Portrait of God: Rediscovering the Attributes of God Through the Stories of His People. Bible: Luganda. Version: EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI - LBR. Zabbuli 126
Zabbuli 126 LCB - Oluyimba nga balinnya amadaala. MUKAMA - Bible Gateway
Oluyimba nga balinnya amadaala. MUKAMA bwe yakomyawo abawaŋŋanguse ba Sayuuni, twafaanana ng’abaloota. Olwo akamwa kaffe ne kajjula enseko, ne nnimi zaffe ne ziyimba ennyimba ez’essanyu. Amawanga ne gagamba nti, “MUKAMA abakoledde ebikulu.” MUKAMA atukoledde ebikulu, kyetuvudde tusanyuka. Otuzze obuggya, Ayi MUKAMA, tufaanane ng’emigga egikulukutira mu lusenyi. Abo abasiga nga ...
ZABULI 126 | BRR64 Bible | YouVersion
ZABULI 126. BRR64. Parallel. ZABULI 126. 126. Ekizina ekyaha matembero. 1 MUKAMA obuyahinduire okusengurwa okwa Sayuni, Twasisana nkabanyakurota. 2 Akanwa kaitu kaijura okuseka, Norulimi rwaitu okuzina: Nubwo bagambire omu mahanga. Ngu MUKAMA abakolire ebikuru. 3 MUKAMA atukolire ebikuru;
Zaburi 126 | BYSB Bible | YouVersion
Free Reading Plans and Devotionals related to Zaburi 126 Abide: Praying the Psalms Daily Bible Reading— November 2024, God’s Guiding Word: Praise and Thanksgiving
Zabbuli 126 – Luganda Contemporary Bible LCB | Biblica
Biblica stewards the New International Version Bible.
Zaburi 126 | Bibiliya Yera - Soma kandi wige Bibiliya
Byinshi wamenya ku gitabo cya Esiteri kandi bikagufasha mu bihe byose. 1. Indirimbo y’Amazamuka. Ubwo Uwiteka yagaruraga abajyanywe ho iminyago b’i Siyoni, Twari tumeze nk’abarota. 2. Icyo gihe akanwa kacu kari kuzuye ibitwenge, N’indimi zacu zari zuzuye indirimbo. Icyo gihe bavugiraga mu mahanga bati “Uwiteka yabakoreye ibikomeye.” 3.
Listen to Bible Audio: ZABULI 126: Bible in Runyoro-Rutooro 1964 ...
Let the Bible App read to you. Listen to God’s Word wherever you are! Now playing: ZABULI 126
Baibuli y'Oluganda - ENDAGAANO ENKADDE - Zabbuli 1
Essuula 1 . Alina omukisa omuntu atatambulira mu kuteesa kw'ababi, Newakubadde okuyimirira mu kkubo ly'abo abalina ebibi, Newakubadde okutuula ku ntebe y'abanyooma.
Baibuli y'Oluganda - ENDAGAANO ENKADDE - Zabbuli 121
Essuula 121 . Naayimusa amaaso gange eri ensozi: Okubeerwa kwange kuliva wa? 2 Okubeerwa kwange kuva eri Mukama, Eyakola eggulu n'ensi. 3 Taliganya kigere kyo okusagaasagana: Akukuuma taabongootenga. 4 Laba, akuuma Isiraeri Taabongootenga so teyeebakenga. 5 Mukama ye mukuumi wo: Mukama kye kisiikirize kyo ku mukono gwo ogwa ddyo. 6 Enjuba terikwokya emisana, Newakubadde omwezi ekiro.